Loading

COVID-19 Vaccine Confidence Social Media Toolkit in Luganda

COVID-19 Vaccine Confidence

AMAWURIRE AGAKAKASA KU BYO KUGEMA KWA COVID-19 NGA GAYISIBWA KU MIKUTU EGYA INTANETI

After the rapid development of the COVID-19 vaccines and subsequent rollout, there has been an infodemic of misinformation circulating about COVID-19 vaccine safety and efficacy, reducing public trust in getting vaccinated. This social media toolkit aims to support MOH officials, frontline health workers, community leaders and members, and patient advocacy groups with key messages to help address COVID-19 vaccine hesitancy in their communities.

This toolkit is also available in English, Swahili, and Nigerian Pidgin English.

Hashtags

#Vaccines Work #GetVaccines #VaccinesSaveLives #COVID19

#StaySafeUG #COVID19UG

Social Media Messages

Okwekuma gwe kenyini ne baliranwabo

Okwegemesa ekilwadde kya COVID-19 bi kuyamba okwekuma obulungi ne mikwano jyo Webuze ku bakulembeze ku kyalo wobela oba kebela ku mutimbagano gwa minisitule y'ebyobulamu ku bikwatagana no kugema kw'ekilwadde kya covid-19

Okwegemesa ekilwadde kya COVID-19 bikuyamba okwekuma obulungi ne mikwano gyo. Genda ku ddwaliro elikuliranye oba kebela ku mukutu gwa NPHCDA ogwa intanet ofune amawulire agwakwatagana n'okugema kwa Covid-19

Ab'enganda n'emikwano gyo bakyakwetaga. Genda wegemese nga eddagala likyaliwo ku ddwaliro elikuriranye.

Ekilwadde kya COVID-19 kisobola okuletera okukosebwa okw'amanyi ku bulamu bwo okumala ebbanga eddene. Genda bakugeme COVID-19rero, okume obulamu bwo n'abenganda zo nga balamu bulungi.

Okugema COVID-19 bikuuma obulamu bwaffe.

Ffena wamu tukurakuranye ebitundu byaffe okusinga bwebyali. Genda bakugeme bunambiro.

Wegemese ekilwadde kya Covid-19 lero okusobola okwelinda, abenganda, mikwano gyo ne bemubera nabo ku kyalo wobela.

Tewali ayinza kubera mulamu yeka okujyako nga ffena turi balamu. Wekume ne baliranwabo nga mwegemesa ekilwadde kya COVID-19.

Yitamu okuba omulamu lero. Wegemese okuziyiza okulumizibwa okw'amanyi ukuletebwa COVID-19!

Okwewala okutya okubwa empiso

Okwekubisa akayiso biwona mangu naye okulumizibwa n'endwadde eziletebwa COVID-19 bisobola okumala ebbanga ddene nyo. Ffuba okulaba nga wegemesa bunambiro.

Wesige obe mulamu

EKIBUZO: Okwegemesa COVID-19 biyina obulumi bwebireta obwe Bbanga eddene? OKUDAMU: Nga wakamala okwegemesa osobola okufuna obulumi obw'akasera katono Ddala nga; okuzimba ku mukono webakubye akayiso oba n'okurimizibwa mu mubiri.

EKIBUZO: Abakyala abayina embuto bakirirzibwa okwegemesa COVID-19? OKUDAMU: Okugema abakyala abayina embuto n'abo abasubira okufuna embuto tebirina obuzibu bwona. Kuma obulamu bwo nga bulungi nga wegemesa COVID-19!

EKIBUZO: Naye okwegemesa COVID-19 biyamba? OKUDAMU: Eddagala lyona elya kilizibwa okugema COVID-19 lyakakasibwa nti likola bulungi, liziyiza obulumi n'okuffa ebiretebwa COVID-19. Tolwawo! Wegemese COVID-19 nga eddagala likyaliwo, olw'okwekuma n'abalala.

EKIBUZO: Eddagala eligema COVID-19 lyesigika? OKUDAMU: Eddagala elikozesebwa mu malwaliro ga Uganda teliyina njawuro yona n'elikozesebwa munsi zonna. Yamba abatuze be Uganda okwekuma nga nawe wegemesa!

EKIBUZO: Bizibuki ebiletebwa COVID-19? OKUDAMU: Ebizibu byofuna nga olwadde ekilwadde kya COVID-19 bingi nyoo okusinga obukosefu bwofuna nga wakamala okwegemesa.

EKIBUZO: Singa mba negemeseza, nsobola okulekerawo okwambala akatambala ku mimwa(masiki) no kunaba engalo buri kiseera? OKUDAMU: Okwekumira ddala obukosefu obwamanyi, wegemese mu bujjuvu COVID-19 Nebwobanga walwalako COVID-19 mubisera ebyayita, wegemese.

Okulwanyisa ebigambo ebitali bitufu ku kugema kwa COVID-19

Sikitufu: Eddagala eligema COVID-19 lisobola okuleta obugumba ku basajja n'abakazi? Kitufu: Tewaliwo bukakafu Eddagala eligema COVID-19 lisobola okuyamba obulamu bwo ebbanga ddene nokuwa ezadde.

Sikitufu: Okugemebwa COVID-19 bilemesa abakazi okuzala. Kitufu: Abakazi okugenda munsonga bisobola okutataganyizibwa buli lwagemedwa, naye tewanazuka bukakafu bumala nti okugema COVID-19 biziyiza okufuna olubuto.

Sikitufu: Okugemebwa COVID-19 byonona obusobozi bw'abasajja okuzala. Kitufu: Tewali bukakafu nti okugemwa COVID-19 bileta obugumba. Kuma obulamu bow nga bulamu bulungi nga wegemesa COVID-19!

Sikitufu: Eddagala eligema ekilwadde kya COVID-19 kisobola okutta omuntu. Kitufu: Okwegemesa ekilwadde kya COVID-19 bikendeza kinene nyo ku genda ku kitanda mu dwaliro oba okuffa. Tewatela kubawo kukosebwa kwamanyi. Okugemebwa ekilwadde kya COVID-19 bitasa obulamu.

Sikitufu: Singa oba wegemeseza,osobola okulwara Covid-19. Kitufu: Okwegemesa ekilwadde kya Covid-19 bikendeza kinene nyo ku genda ku kitanda mu dwaliro oba okuffa. Tewatela kubawo kukosebwa kwamanyi. Okugemebwa ekilwadde kya COVID-19 bitasa obulamu.

Sikitufu: Eddagala eligema ekilwadde kya COVID-19 kisobola okutta omuntu. Kitufu: Kisoboka nyoo okutibwa ekilwadde kya COVID-19 k'umuntu atanagemebwa COVID-19 okusinga eyagemebwa. Okugemebwa ekilwadde kya Covid-19 bitasa obulamu.

Abakulembeze b'amadini

Abakulembeze b'ebyalo n'amadini bakubiliza abatuze nabagobelezi babwe okwegemesa ekilwadde kya COVID-19 olwokukuma obulamu bwabwe.

Webili

Obadde okimanyi nti empiso eyo kukatiriza okugema Covid-19 yatandika okugabibwa mu mawanga ga Uganda? Ffuba okulaba nga okubibwa empiso eyo kukatiriza eya COVID-19 ekisera nga kituse.

Obadde okimanyi nti okugemebwa COVID-19 kwa *bwerere*? Wegemese okuma obulamu bwo nobw'abalala!

Okuziyizibwa mu byo buzaliranwa ne nono

Twegemesa okulabika nti tukuma ab'omu kintundu kyaffe nga bagume era nga balamu! [Ekifananyi cy'omusajja]

Muyambe abakyala mu kitundu wemubela kubanga bakowa nyo okusinga abasajja Uganda bwebaba bagenda ku malwariro okwegemesa COVID-19 nadala mubye ntambula n'ebikozesebwa mu malwaliro. Eby'obulamu n'abalwanirira obwebange bw'abalwadde batekedwa okusamu amanyi okulaba nti abakyala bafuna amawuwire gona n'okwegemesa ekilwadde kya COVID-19.

Buli muntu ayina eddembe okwegemesa ekilwadde kya COVID-19. Abasawo ba gavumenti ,abalwanirizi be ddembe ly'abalwadde n'abasawo bakolela wamu okulaba abakyala n'abantu abebikula ebyenjawulo bagemebwa COVID-19 n'obujanjabi obulala.

Abasawo bagavument batekeddwa okutekawo emikutu gyona okulaba nti abakyala bafuna amawurire gona agagore ku kilwadde kya COVID-19. Kyamugaso nyo okubela n'abakyala abagema, okulaba nti abantu baburi ngeri benyigidde mu bikolwa byo kugema COVID-19 n'ebyobulamu byona!

Okukozesa abantu abayina obulemu

Abantu abayina obulemu bakosebwa ebyensuso n'ekilwadde kya COVID-19. Kyansonga okulaba nti abantu bona bafuna obujanjabi, amawulire ku COVID-19 kyenkanyi.

Okukozesa ebikozesebwa ebiyamba abantu abayina obulemu okufuna amawulire gona agakwatagana ne COVID-19. OKukasa nti abantu abayina obulemu mu kitundu bafuna amawulire gona agakwatagana no kwegemesa ekilwadde kya COVID-19.

Abantu abayina obulemu basobola okusanga obuzimu abagenda awagemerwa COVID-19. Entekateka zo kugema n'abakulembeze bebitundu batekwa okumanya nti buli muntu agemeddwa!

Graphics

Twitter

Instagram/Facebook

Credits:

Cover photo: CORE Group Polio Project / South Sudan